Entiisa e Kazinga; Waliwo abaziikudde ebisigalira by’abafu ne babireka kungulu

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 6 лют 2025
  • Abatuuze ku kyalo Kazinga mu Kyengera Town Council bakeeredde mu ntiisa, abantu nakati abatanategeerekeka bwe baziikudde ebisigalira by’abagenzi 17 ne babireka ku ngulu.Ab’oluganda balumiriza nti waliwo bannaabwe abaatunda ettaka lino, kale nga bebaaguza bayinza okuba nga bebaakoze kino okwagala okwezza ettaka lino.Poliisi ebakanye n’okunonyereza ku nsonga zino.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

КОМЕНТАРІ • 51

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu 5 днів тому +1

    Yarabbi 🤔 naye kiki enyo bantu mwe,omululu gwasente gunabatusa wa olwokuba mutunda taaka mungeri eyekifere nobubbi,bwoba oyagala kutunda lwaki totula nebano nemukanya😮

  • @VenusteNzisabira
    @VenusteNzisabira 5 днів тому

    Mukama😢😢😢

  • @pearlakiikiakiiki693
    @pearlakiikiakiiki693 6 днів тому +1

    What's going on in uganda 😢😢😢

  • @kigonyarashid8392
    @kigonyarashid8392 7 днів тому +1

    That's where we are😢😢😢😢

  • @ShadiaKaka
    @ShadiaKaka 7 днів тому +1

    Subhana Allah 😢😢😢

  • @BlackRootsAcademyOfSoul
    @BlackRootsAcademyOfSoul 7 днів тому +3

    Kale busente ki buno? Obusente obutuusa okugwenyuka kuti!!

  • @KeishaLeeMulungi
    @KeishaLeeMulungi 5 днів тому

    So sad 😢

  • @NamugeereFatumah
    @NamugeereFatumah 7 днів тому +1

    Subuhhana Allah 😢😢😢

  • @angelnakab64
    @angelnakab64 7 днів тому +2

    Aboluganda Yesu lye kkubo namazima nobulamu buli amukkiliza taliswazibwa salawo olwaleero olokoke kubanga Yesu ayagala abantu fenna okulokoka, aboluganda okulokoka kwa bwerere Yesu akulinze mukkirize ayingire obulamu bwo otandike bupya naye ngotambulira mu makubo ga Katonda amalungi,kkiriza olwaleero wetwalire Yesu Kristu okuba omulokozi wobulamu bwo,Mukama akuwe omukisa.
    Romans 10:10 -11

    • @BlackRootsAcademyOfSoul
      @BlackRootsAcademyOfSoul 7 днів тому +2

      Kati Nnyabo oba Ssebo, tutegedde, naye ssa ekitiibwa ku mikutu. Gano mawulire ga nnaku eri abaakiguddeko, by'oyogera bikwatira wa kunsonga zino?
      Ne Yesu yalina empisa okusinga abagoberezi be. Bannange, mweddeko.

  • @liteevents4977
    @liteevents4977 7 днів тому +2

    Sente efuuse esente 😢

  • @ssemmandageorge5201
    @ssemmandageorge5201 6 днів тому

    Naye ensi enoooo bambi

  • @babiryeedith3468
    @babiryeedith3468 7 днів тому +2

    Wukura chairman bwananagira enguzi emulakidde

  • @AnishaAfrica
    @AnishaAfrica 7 днів тому +1

    Can you imagine 😢😢😢😢😢😢

  • @ngandajanat4965
    @ngandajanat4965 7 днів тому +1

    Waliwo wokola ngolina kyoyagala bwomala nolaba ebintubgabino amanyi negakugwamu 😢😢 abatagala kukola bagala ebiwede omuntu nogula awantu nowumula nebajanebakuzikula abagala sente government etekewo cemetery 🪦 tutandike ndowoza kwokyabantu evu tulitwale mu cemetery kubabo tebatwala space nene naye ffe aboluganda tuganye okutegelagana katimwe wemuganide okwetegela ngamulibawamu police oba omulamuzi yanabategela??

  • @tonikizito730
    @tonikizito730 6 днів тому

    Naye Chairman nga seems drunk 😅

  • @جونيتاكتامبا
    @جونيتاكتامبا 6 днів тому

    Kibi nnyo banange lwaki okuwebuuka okutuka kukino, nganti bbo tebalifa.. Kyokka abagenzi toyinza nakwawula nti ono ani😢

  • @julietjuliet2533
    @julietjuliet2533 6 днів тому

    Abantu bagwamu ensonyi olwa sente, eyakyikoze asana kugwa ddalu.

  • @kasulebriankalule2129
    @kasulebriankalule2129 6 днів тому

    Abantu baffe tutandike kubokya bwokya kubanga etakka telikyasoboka.

  • @BeyonceVivian
    @BeyonceVivian 6 днів тому +1

    NAYE ENANGA OLIBELAKODI SERIOUS 😂😂MBU OKUTATAGANYA EDEMBE LYABAFU😂EWAFE MUBANANKORE TUBASIMBAKO EBITOKE NETULYA😂FETETUSEMENTINGA 😂 NTANA,BWOFA OBOFUDE WAGENDA OKUYITAWO 1YR NGATOKYAJUKILA NEJEMWAZIKA🙆🏾‍♀️🙄😂😅

  • @VeroNaba-i4p
    @VeroNaba-i4p 6 днів тому

    Jesus on my village 😢😢😢banange family ya Joseph Maria

  • @SUlainaKauma
    @SUlainaKauma 6 днів тому

    😢😢😢😢😢😢😢😢

  • @kbfoundation4505
    @kbfoundation4505 6 днів тому

    Abagenzii abo sosii bintu

  • @NakamateSarah-g3h
    @NakamateSarah-g3h 6 днів тому

    Astghafirullah 😢

  • @Kadama256-t5y
    @Kadama256-t5y 7 днів тому

    😢😢😢😢😢

  • @fhfiorfi7088
    @fhfiorfi7088 6 днів тому

    Munonya byabugaga naye muja kubonabona omwana nomuzukula baja kukilonzako

  • @adamyiga7459
    @adamyiga7459 7 днів тому

    Naye banange,
    Ahaaaaaaaaa

  • @natuhwerasarah2003
    @natuhwerasarah2003 7 днів тому

    Kyoka mukama

  • @daviskato4804
    @daviskato4804 7 днів тому

    Kati bo abaafu bakyogerako kii?

  • @oshadiaozil701
    @oshadiaozil701 7 днів тому

    Subuhanallah

  • @kamabdulkarim6914
    @kamabdulkarim6914 7 днів тому

    Mukama katonda kibi nnyo banange omufu muleke awumule

  • @AnishaAfrica
    @AnishaAfrica 7 днів тому

    😮😢

  • @PeterSsali-z5y
    @PeterSsali-z5y 7 днів тому

    Byanfuna kyekizibu

  • @KatongoleAshiraf-b9w
    @KatongoleAshiraf-b9w 6 днів тому

    Oyo kalipilo omumpembe

  • @mulongoBabirye-b1z
    @mulongoBabirye-b1z 7 днів тому

    😢😢😢 Uganda

    • @ntambiandrew251
      @ntambiandrew251 7 днів тому

      Mulongo Babirye Uganda terina musango

    • @mulongoBabirye-b1z
      @mulongoBabirye-b1z 7 днів тому

      @ntambiandrew251 ekaabya okusinga ffe abataliyo olabila dala nga etisa nokudayo kyoka yewaka

    • @ntambiandrew251
      @ntambiandrew251 7 днів тому +2

      @mulongoBabirye-b1z Uganda etunyumira ffe era komawo mangu kubanga osubwa bingi nnyo.

    • @mulongoBabirye-b1z
      @mulongoBabirye-b1z 7 днів тому

      @ntambiandrew251 🙄🙄🙄

    • @mulongoBabirye-b1z
      @mulongoBabirye-b1z 7 днів тому +1

      @@ntambiandrew251 east or west home is the best mkn era am soon coming back

  • @MrSemujju
    @MrSemujju 2 дні тому

    eyo si ntiisq

  • @muhammadb6416
    @muhammadb6416 7 днів тому

    Bannange mulekere awo okusaba government okubayamba

  • @PeterSsali-z5y
    @PeterSsali-z5y 7 днів тому

    Sentebe atunula mulugibe

  • @nakintufaridah3956
    @nakintufaridah3956 7 днів тому

    Nze alinzikura nsaba afune accident 😂 amenyeke emikono namagulu namaso gavemu

  • @basinz
    @basinz 6 днів тому

    But still the body turns into dust

  • @samuelsentongo4274
    @samuelsentongo4274 7 днів тому

    Ensi enkuze abantu bazaala buli lukya 1983 ekyo kyaali kyaali.kati kibuga. Abaffu basengurwe

    • @musokerehema9052
      @musokerehema9052 7 днів тому

      Babatwale wa? Waliyo abantu abazalibwa mukibuga

  • @kasozimatovu5810
    @kasozimatovu5810 7 днів тому +1

    Mwetereze omu ku boluganda yatunze, lwaki abafu temubaleka ne bawumula mirembe

  • @kasozimatovu5810
    @kasozimatovu5810 7 днів тому

    Walukuga mwe muli mateka mutule abe gombolola ye nsangi muyise eteka nga nsangi devision nti tewali alina lukusa wadee court okusengula abafu

  • @waswapaul1610
    @waswapaul1610 7 днів тому

    Bagara kutunda ttaka naye ensi eno