Poliisi ekutte 4 ku bya ssente z’emmwanyi ezabbibwa ku musuubuzi e Kyotera

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 16 вер 2024
  • Waliwo abantu bana abakwatiddwa e Kyotera ku byekuusa ku bukadde kikumi mu ataano ezabbibwa ku musuubuzi w’emmwanyi gyebuvuddeko .Polinaali Ssemanda owa Zaavuga Coffee Factory ye yabbibwako ensawo omwali ssente zino nga kyajje atuuke mu maka ge agasangibwa e Kaswa mu ggombolola ye Lwankoni .Omwogezi wa poliisi mu bitundu bye Masaka Twaha Kasirye agamba nti abakwatidda basangiddwa n’ebintu ebyenjawulo omuli n’ebyambalo by’amagye .
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

КОМЕНТАРІ • 7

  • @bettymusoke2510
    @bettymusoke2510 8 днів тому +1

    Thank you very much, our police!

  • @irumbaabooki9131
    @irumbaabooki9131 7 днів тому

    Thank you very much police for that great job well done.

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu 8 днів тому +2

    Muve mukujinya agabbi mbu mwana wagundi,abo basana kufa kuvawo nga bokebwa muliro bona nebabengeya,naye bwemubakwata mubaweweta buwewesi,olunamara nga bayimbulwa nga ate bakomawo kubatigomya😮

  • @Two5Six-s4x
    @Two5Six-s4x 8 днів тому

    Ugandan businesses that handle large amounts of cash should learn to use CIT services or online banking for transactions. Otherwise, these cases will only rise.

  • @kigandariham8984
    @kigandariham8984 8 днів тому

    Man

  • @achilleskiwanuka4662
    @achilleskiwanuka4662 8 днів тому

    Abasamize......

  • @PriscillaBwewa
    @PriscillaBwewa 8 днів тому +1

    Babokye