Kasita omusajja awulidde ensonga lwaki omuwala tayagala kumutwala wabwe. So let em love em selves. Maama ekyomukukwata sikyekikulu. Kimulemye kufa ku muwala wo. Mbu sikati empya hiiiiiiiii
Mama flavia should know children don't have a right to pick there parents rather our parents have a right to pick us coz they choose to get pregnant & give birth to us & nt to abort us..if we had a right to choose our parents then many of us would've... So mama nyabo wefuge lwaki wamuzaala nga tomwagala...Your 1of the reasons Y ug is suffering coz of pple like u without sense gasiya..
@@dvcupdates van am a victim also but I have my son and I love him so much he made 11 yrs this October but my son is my first priority and am proud of him and am ready to tell him all what happened wen he grows up , but even my mum she doesn't know even my family members it's my secret. But look at this mum hmmmm
Mukama talya ngunzi, maama yagenda osooka okufa, ate agende mugeyeena,omuliro gumulinze.
Banange ono mukazi ki God hv mercy naye omusaja awase mukazi we ebyekika abiveko gaciya
May God have mercy. Kirabika sikati ye empya yeyasinga okumuluma nemukyayisa no omwana
Maama sonyiwa omwana talina musago iyiiii wuliriza okuswala eri bawee
Ono mamá muzibu nnyo eeehhhh nesonga telimu ngumba jaawa
Banange mukama yiiii 😢😢😢
Banange omukazi agamba omwana we muzimu😢😢😢tufude. Omusajja awase omukyala we ebyabazade abite
Good morning Director van crush.
🤣🤣🤣🤣Naye banange mama nabaki oyo. Omwana a talina nsobi
Good morning dear Easy
Munange abakyala abamu bakusobera
@@dvcupdates thanks
@@dvcupdates Wabula
Bambi Uganda enyuma for sure I miss home nd I miss bilinganya
Which bilinganya nyabo
@@ntongoasha4788 owomumpale
@@sharonmarian3660 😏😏🏃♂️🏃♂️🏃♂️
Hahahaha iwooo Sharon Marian toli mwangu
Maama bambi akyarina obusungu kyetaga babudabuda abantu nebamuza omutima bambi ensobi ya kitawe kati omwana jasasurira
Wabula ono omukazi kyetere kyenyini ooh
Subuhan Allah yiyi ono ma'am ki dala hmm Kati engyomboyaba Ganda ekolawa embu akawala kasela na nyina
🙆♂️🙆♂️🙆♂️🙆♂️Chesus christ...God hv Mercy on our country 🙏🙏🙏
Maama sonyiwa omwana kuba talina nsombi bambi
nice and good
Yiyiii ono omukazi nga simwangu
bambi mukama katonda wange abakazi abamu sitani zenyini wulila omuguuna guno😭😭😭😭😭😭😭 embwa eno sikati yange empya tafulu
🤣 🤣 Ono mama simulabanga
Naye Oyo mukazi, omwana nga anyuma nokyawa omwanawo gwewasobola okulabilira nga tte bakuwadde buyambi nakula no mwesamba hiiiiiiiiiiii
Maama okyariyo narmanyi asanyuse naye maama simwangu nanyigila nomwana
She's so wicked mbu maama, oyo tasana nakuyitibwa maama 🤔 bambi kanyabo byebyo byetusasurila ffe byetutamanya . Thnx guys 4 upload
Nayenga banange bino bitufu.
Ohhh God, just love your lady, and you become her family
True
@@dvcupdates help with mukunjja's number
Naye ba mama abalala tebalina magezi
Maama tolina magezi kati omwana bimukwatirakowa kasasiro
Naye banange 😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭
Kino kikabwe oba uganda yabaki oyo maama yekubya emizimu taterede yewunzise
Wwulira ekikazi ekirogo ekyo bannange.musajja weyagalire mukaziwo vva ku family yomuwala
Wabula maama kikaki omwana talina musango
Wabula ensi enoo....sebo yagala mukazi wooo ovuke owekyikakye
Kasita omusajja awulidde ensonga lwaki omuwala tayagala kumutwala wabwe. So let em love em selves. Maama ekyomukukwata sikyekikulu. Kimulemye kufa ku muwala wo. Mbu sikati empya hiiiiiiiii
Sikati yange empya hehehehehehe
Skirt ye empya najiyuza😂😂😂
Mukunja totudde naye webale kuwereza
May God bless that girl's marriage OMG
OMG mukama katonda wange maama ono eeeeee bambi kanyabo weyagalire mukyalawo va kubyetele
Ono mama nabaki gasiya
Sikati yange empya 🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Banange ono omukazinga muzibu eeeeee
Bambi kinyabo inze ngamba abere ne galu friend we ebyokuwasa aviveko alabirire omukyala we
Yagala mukazi wo ebisigadde byerabire
Banange omuwara ngarabye 🙆🙆bambi MAAMA sonyiwa 😪😪yarabi tufudeeeee
😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😢😢😢😢Banange maama Flavia hoooooooooo
Ooohh my God. Have mercy
subuhana llah naye nga ddala ono mama Oba!!
🤔🤔mukama katonda wange kati ogwo omusango gwamwana?mukama tusasile director Van thanks for uploading
Welcome dear
Mama flavia should know children don't have a right to pick there parents rather our parents have a right to pick us coz they choose to get pregnant & give birth to us & nt to abort us..if we had a right to choose our parents then many of us would've... So mama nyabo wefuge lwaki wamuzaala nga tomwagala...Your 1of the reasons Y ug is suffering coz of pple like u without sense gasiya..
Welsaid dear
Favorite snack Eyo no point
Mama lwaki omwana wamuguza webereremu
Wasa mukazi wo vaku family ye
Naye banange mukama
Banange kika ooh.
Ono omukazi talina magezi awalana nomulambo, Kati omwana yakola musangoki Dara dara lwaki olubutto teyelujjamu obanga yali talwagala
Yiii banange maama nga muzibu nyo
La illaha inn lilahi
Banange kikka oba siyamuzala
Bambi kanyabo Naye ono mama nga mubinyo
Oyo omukazi aliffa bubi
Kale ffe tunonya abasajja nga banno abayina obuvunanyizibwa
Hmm..Ono omukyala muffu nyoo..omwana teyabirimu
Banage ono maama oba sitane yenyini musaja watu wasa mukazi wo ebisigade birekere ka God
😭😭😭😢😢😢😢😢😭oh God
Eeee Ono omukazi tayina mutima gwaba mama eee oh God. Now let the man just see senga waa muwala then awo balabe ekyokola
Subuhan-llah
Ono omukazi nga ayogera bubi banange kati omwana ayina musango ki??
Hii naye maama omwana talina musango
Banange oooh
Bambi mukazi watu nga olabye naye guma kasita omusajja akitegede
Yarabi naye ono mama dala
Kino kikazi ki banange Kati lwaki tewajamu lubuto ekyo nakyo kikukyayisa mwaanawo okujako nga olina akatuli kubwongo
kale maama oli wambwanyoooo
Ono katemba yenyini. Era dala ndobeso
But ba mama mwebereremu wama just love ur family
Ono omukazi Kiki Eee mukama nyaabo sonyiiwa omwana nyabo
Guno muzimu 😁😁 naye mum ori musilu nyo kati sikati epya kyeki
Ono Maama ki banage
Maama ono aliko ekikyamu tali yeka
Am late😢
Eeeèe abange tufude maama nga simwangu bambi kanyabo nga kalabye Van nayenga oli how
Nze ndi fyn bby mpozi gwe. Naye maama asonyiwe omwana talina musango
Banange mukama eeeee
Wabula mutulimba bubi Kati yamukuza atya?
Maama musunguwavu nyo eli taata naye ekyo tekikukyaayisa mwanawo gwewakela enkya nozaala .
🤔🤔🤔 tufudde
Mbade manyi yamwagalila musajja silabyemu nsonga
Kale wulira Maama ono ,Kati wulira as if bweyamukwata yaffa ,kale Maama ono mufu nyo ,wama ba dia mwebale tuweereza
Eeeeh ono yemaama we 🙄🙄🙄🙄🤔🤔🤔🤔🤔🤔🙃🙃
Naye wabula banage abazadde
Yagala mukazi wo manya tayina kika
Naye banange omwana alina musango ki maama kale asonyiwe omwana kubanga nebwanakolaki yamuzaala
Sorry dear
Ehh! Maama nga mukoowu banange naye teyarikyaye mwana bambi
Naye omusajja bwaba yakukwaata nosalawo notajaamu lubutto, ate omwana talina musango bambi
Weebale nyo awo
Atleast teyamusula ate teyalujamu
Yiiyi banange ono mum kika ki 😳😳omwana lwaki omuteka mu bintu byamwe yaza musango ki?
Olaba abamu tebagamba na banana babwe
@@dvcupdates van am a victim also but I have my son and I love him so much he made 11 yrs this October but my son is my first priority and am proud of him and am ready to tell him all what happened wen he grows up , but even my mum she doesn't know even my family members it's my secret. But look at this mum hmmmm
Katonda wange 🤔 🤔 🤔 🤔 Ono maama ki 😒😒😒😒😒😒😒😒😒😒😒😒😒😒
🙆🏼
Ono mama musiru simulabanga omwana lwaki amutekako obukyayi bwebutyo lwaki alubuto teyalujamu 😡😡😡
Bambi bby gal sorry
Yiiii naye ono maama ki banange kino sikirabangako banange omwana taba namusango kino kika
Naye bwoba waguma omwana nomuzala ekimukukyaya bwekityo kyekyaki🤔Bambi omwami kasita ategede embela Eli ewaka a ele namukyala we
Eeeeeeh maama