Kyagulanyi adduukiridde ab'enganda z'abawagizi ba NUP abaawambibwa mu kalulu ka 2021

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 14 тра 2024
  • Principal wa National Unity Platform, Robert Kyagulanyi Ssentamu abangi gwe bamanyi nga Bobi Wine abitaddemu engatto n'agenda e Mukono okudduukirira ab'enganda z'abawagizi b'ekibiina kya NUP abaawambibwa mu kalulu ka 2021 ne babuzibwawo nga n'okutuusa olwaleero tebalabikako. Bano kuliko Kanatta Muhammad ow'e Walusubi mu ggombolola y'e Nama ne Ssempijja Yuda ow'e Kabembe mu ggombolola y'e Kyampisi mu disitulikiti y'e Mukono. ‪@kyaggwetv1‬
    Like, Share, Comment and Subscribe for daily updates. • Kyagulanyi adduukiridd...

КОМЕНТАРІ •