Omwana eyali awambiddwa e Kireka - Kamuli azuuliddwa

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 12 жов 2024
  • Waliwo omwana wa myaka ebiri, eyawambibwa mukwano gwa maama we, n'oluvanyuma namusaba ssente obukadde bwawano 150, okumumuddiza. bino byaliwo ku lwokuna lwa week eno e Kireka - Kamuli mu municipaali ye Kira. Omwana ono kyaddaaki azuuliddwa police nemukwasa bazadde be , ate ye eyamubba akwatiidwa. Ono asangiddwa mu bitundu bye mityana jabadde yeekukumye.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

КОМЕНТАРІ • 25