Kale Nze abattaka abamu mwatutama. Even kabaka yabakoowa, mumanyi kimu kubba ttaka lya bikka nga mulituunda and thank God bika land is now managed by buganda land board and it’s the reason muvuma Mayiga ggabi mwe
Kikki kyebayina okola.?? M7 yajja kusaanyawo bwakabaka bwa BUGANDA. Lwakki MAYEGA alina amanyi ?? He is being supported by the government. *I WILL CRUSH YOU AS HAVE DONE BEFORE * Future ya BUGANDA katonda yekka yamanyi.😪😪😪
KAKAMEGA GROUP is very hard to get lead of it. Mulimu abazukulu.Mulimu abaana.Okuva ku Kabaka Mutesa eyo GROUP yaliwo. ENKOOBA ZA MBOOGO ani yagitandika.???????????????
Kati tukiliza era tukimanyi nti Buganda yawambibwa era tukitegede kabaka yalogebwa😢 obuvunanyizibwa bwokununulwa Buganda buli mostly eri mee abataka nga mukozesa enono musooke mulogololwe kabaka eddogo limuveeko era mukole kyekimu ku mayiga mufulule eddogo lyeyateeka kukabaka nokuwunika Buganda bulikimu kijja kwekola kyoka ,mugenda okulaba nga abaganda begugunga boka
Mayiga ssaana kusanyaawo. Era akimanyi , kyekimutambuza be mundu, katikilo waawa gwe Amina ne mundu okujjako nga oli Mubbi, mutemu . Naye lugyackukya limited tumufune😮😮
😎 Akanyarwanda TUTSI refugee kam7 ne group ya ka Mayiga, bajja ku bamalawo nga BABATUGUMBULA, Kubakuba Masassi, n'Okubawa OBUTWA‼️ Naye mwe Temulina Magezi g'erwaanako, ddala, ddala. Nnabe wa ba Invaders, abayinjirira atya munju, Ne mutamukuba ku katwe ako, akamusongodde nga ak'enseenene. ⛔
U mean be4 Mahega it wasn't followed ,him becoming katikkiro was intended, to me he was genuine n later Satan M7 intruded dats y the former katikilos were put down coz dey rejected his proposals plans
😂 Nansaangwa OKULWAANA n'Ekimererezi‼️ .... akagwiira ka munyarwanda Tutsi refugee kam7, ne ka Mufere ka Mayiga, babaleeseeko Ejjoogo eritagambika, ba BASAANYEEWO‼️😢
okwogera kilunji naye bwetutasituke Buganda mye
Tusiima empereza yamwe banange..tulina okusasaanya information eno abaganda basobole okubimanya 👌🤝.
Wama Jjaja thank you for the kind information, tukwebaza nnyo okuvayo kulwabano bokikiridde.
Thx for the good work
Wabula Mayiga ne Museveni, batusensela daaaaa
Kale Nze abattaka abamu mwatutama. Even kabaka yabakoowa, mumanyi kimu kubba ttaka lya bikka nga mulituunda and thank God bika land is now managed by buganda land board and it’s the reason muvuma Mayiga ggabi mwe
Ezo nsowole za mayiga, Ela that's why he is killing all the real bataka, then ye nga bweyetelawo ababeeee
Okwogera tekimala mubeko kyemukola, Oyo mayiga akumibwa baracks meka zetutasobola kwenganga tuteleze obuganda😊
Kikki kyebayina okola.?? M7 yajja kusaanyawo bwakabaka bwa BUGANDA. Lwakki MAYEGA alina amanyi ?? He is being supported by the government. *I WILL CRUSH YOU AS HAVE DONE BEFORE * Future ya BUGANDA katonda yekka yamanyi.😪😪😪
Amazing video! I appreciated it.
Mukama akume kabaka.
Welcome mr wamala ne omulangila
Jaaja omulangira tusaba webereremu ne katonda waffe nga bwakukuuma baleleme okkukola akabi
Mayiga is behind of everything going on in Buganda kingdom
@@NamudduLydia-b5c Osobola okumulumiriza mu kkooti? Wegendereze bw'oba tolina bujulizi.
@@kalemakayondo3713 totukoye nawe
@@kalemakayondo3713 totukoye nawe
@@kalemakayondo3713hahahaha, 😂😂😂😂 Olimba
Lwakyi BA jaaja ffe tebatukunga netusitukila wamu netwegobako akabinja Kaba kakamega!
KAKAMEGA GROUP is very hard to get lead of it. Mulimu abazukulu.Mulimu abaana.Okuva ku Kabaka Mutesa eyo GROUP yaliwo. ENKOOBA ZA MBOOGO ani yagitandika.???????????????
Mayega afuuse olunnabe
Plz let the Bataka remove mayiga from mengo
Oba Sabasajja Temumulaba Mwemukole Ogwamwe Muvemukulinda. Sabatakka Ente Ffa Nyinimu Taliwo Olina Busobozi Obugiwonya Mbute Kaninde Nyinimu Nayemwe Tubalinako Obusungu.
Ka Mayiga ketaaga caasi
Banange Ssabassaja alina essimu oba abanyarwanda mayo bagimujjako ⁉️⁉️⁉️
Kyoka Mayiga, tavayo nakubika bayaka baba bafude, which means alina kyamanyi ekili emabega wesonga enooo
Mr. Kimbugwe njagala ojukire ebigambo bya Katikiro bino," Waliwo abagala okututawanya naye okutuwangula kikafuwe". Awo ojja kakasa nti atta abataka ali awo wenyini e Mengo.
Asirika afa nayogera afa, Lwomwa yali ayogera ki? Mutonzi yasalawo, oyo mahega immortal?
Nayenga lwaki mugenda ewomunyarwanda atali munauganda, ngamba Museveni
Nsobeddwa.......🙉🙉🙉
mayiga yalimwekyo kagendelele asobole okufutubaliladala kubuganda nayate nawe bwobitekamu kam7 ngate kekari emabega wabyobyona😊😊😊
Bajjajja mudumire temusirikaaaaa ekituufu mukimanyi, mayega kyekizibu kya buganda alimu kilo mekkaaaa😂
Kati tukiliza era tukimanyi nti Buganda yawambibwa era tukitegede kabaka yalogebwa😢 obuvunanyizibwa bwokununulwa Buganda buli mostly eri mee abataka nga mukozesa enono musooke mulogololwe kabaka eddogo limuveeko era mukole kyekimu ku mayiga mufulule eddogo lyeyateeka kukabaka nokuwunika Buganda bulikimu kijja kwekola kyoka ,mugenda okulaba nga abaganda begugunga boka
Ho hooooo bino bikabya................😮😮
Mayiga ssaana kusanyaawo. Era akimanyi , kyekimutambuza be mundu, katikilo waawa gwe Amina ne mundu okujjako nga oli Mubbi, mutemu . Naye lugyackukya limited tumufune😮😮
Naye omulangira ono ali safe? Rwaki abattaka tebafumuula Mayega
Ssebo omulangira, oba toyitibwa ssebo nsonyiwa. Oba abataka tebali wansi wa katikiro, lwaaki omutaka mwerabidde erinya yasaba katikiro nti "bbo abesobola tebasobola genda nebalaba kabaka gyali nebamulabako oba olyawo netumutwalirayo ku dagala eganda?" Lwaaki teyagenda bugenzi e Namibia?
👍👍👌👌👌
Tulina obuzibu nalabye olusajja nga lwogera eLondon ngolabira dala omusiru.
Abaganda mwasenza abanyalwanda nga mubayita bantu kibi nnyo.
Mayiga alina okutta abataka kubanga bamanyi ebintu bya Buganda. Abaganda beda singa oyo mayiga taliwo bweyandibaddewo yandibade tatambula.
Wabula omwana Mayiga
😅😅mbu omwans
@@MaroMbekedde Alina ejjoogo😄
katikiro wolulyo okulangira tasobola kukunga balangira bona nebasituka nebanabila mayega mumaaso?
Naye abaffe Tetulina magezi getuyinza kusalila Mayiga avewo ngatanamalawo bantu baffe, tunoonye ku Sente Mayiga tumujjewo. It’s toooo much.
Obuzibu boyisaamu deal bebalonkoma, Cypriano was betrayed lyk so, abalya mmere
😎 Akanyarwanda TUTSI refugee kam7 ne group ya ka Mayiga, bajja ku bamalawo nga BABATUGUMBULA, Kubakuba Masassi, n'Okubawa OBUTWA‼️
Naye mwe Temulina Magezi g'erwaanako, ddala, ddala.
Nnabe wa ba Invaders, abayinjirira atya munju, Ne mutamukuba ku katwe ako, akamusongodde nga ak'enseenene. ⛔
Abaagezi M7 yabatta dda dda.!!! Oba yabaawa Ssente. 💰 🤑 Katonda yeka yanatutasa.
Obutamanya "hierarchy" ya Buganda, OBA "Chain of Command", kye kitawaanya Buganda....
U mean be4 Mahega it wasn't followed ,him becoming katikkiro was intended, to me he was genuine n later Satan M7 intruded dats y the former katikilos were put down coz dey rejected his proposals plans
Banange
Abazzukulu Eno ye saawa Tugobe Charles Peter Mayiga E Mengo
Tewali alina maanyi kugoba MAYIGA eMmengo.Govt ya M7 yeyamutekawo.
Mayembe takyaswala gwe aswala gwe alina okakuba kibooko bataka nebaffa tanyega wadde kubagiza😢
Naye jjajja nsaba muwubeko ekigere enkoni mulabe ku sabasajja kabaka, ali kukiiiiiiiii ezo ensonga muzigo
njoleeee🎉😂
Bakugambye tebabakiriza mulaba mpozi nga bayise mu katikiro 😢😢😢😢😢amagye gegamukuuma Teri amusemberela
@@SharifahNagawa-c5b Eehh 😢😢😢
Katikkiro alondebwa Kabaka okumulamulirako Obuganda. Mu mirimu ggye temuli ggwa kulabirira bataka na balangira abateefaako. Kimanyikiddwa nti Abataka n’Abalangira abamu batunda ettaka ly’ebikka byaabwe. Awo tuyinza okumanya nti ensimbi bazizza mu kwejjalabya, kulya, kunywa, kuwasa bakazi baangi. Tebakola dduyiro. Tebeekebeza bulamu bwaabwe. Buli kimu nemunenya Katikkiro, mumugobese, musobole okutekesaawo Katikkiro anabanguyiza okuyisaawo ebyamwe. Omuzungu agamba nti mubeereko ne PERSONAL RESPONSIBILITY. Si kunenya buli muntu olw’ensobi zamwe.
Ssoka owuulilize buluungi video oburambike bwayo osoke oko meeting Bwaba nga oli muganda Ddala bwoba toli wamanya Ggo gendaba Awo mbu Rwwl_ll wuggwe?
Rurangwa Basibuka wa?
Vugisha ukuri biba byiza kubwiza ukuri ibyo utazi ura bino noza uhereye ushingiye he he?ntasoni ?
@@MussaKasita, sooka owandiike bulungi okunsinga, ntegeere by'owandiika, olwo nkuddemu.
@MussaK Rwanda tomulaba ebinnyo ?
Mayiga kiki ekyasse omutaka we KIWERE munnyalwanda gwe afutubbadde E Mengo
Katwa
Abataka abamu sibesimbu mubyebakola naddala omuli okwediza embuga ze Bbika . Kati Katikiro bwabagamba okubeera eberufu nafuuka omubi. Naye ffe Abagala Obuganda tulaba nga okusiziira ku byafaayo Owek Charles Peter Mayiga akoze omulimu gwa Tendo.
Hmmm
I looked at Mutaka Lwomwa in his car, dressed in white Kanzu his head lying sp in blood. I cried wondering how Buganda got to this?
Ssebo agogakyali mabagga Oyo takyali katikilo kati mumuyite kabaka kigwe
Mayiga munnyalwanda yajja kutta nakusannyawo Buganda
Mengo abakabaano bawabaayo
Omutaka w`ekika kyempindi owe siga lya Kamyuka Mugalau eyakaffa yaffa lwakuba yali Nsowole! Siyeyali alina okubeela omukulu we siga ela yali yaakalya obwa Kamyuka musajja wattu nalwala!
Mu7 sabatemu nemayega bari mukawefube wakusanyawo baganda nebuganda abanyalwanda mukomye etemu kubaganda
I feel very sad okuwulira omuntu asaba government ya M7 nti gyangu otuyambe.🥺🥺 Ani abonyabonya ba NaUganda.???
Beewussa
Balabise abafere bamayega nagroup ke
Bamulodo kai namwe muwolokosa. Abataka baalibakanya nekatonda obutafa
Muluke bulungi olukwe bajjaajja ffe,muyite abazzukulu buli omu mukika kye... Awo mayega afummulwe🏃🏃🏃Tuli Eno tulinze wetutandikira
Ebigambo tebimala waliwo obuzibu bwamanyi
Mujira mwogera kajja banogola paka bamalawo ako kamayiga
Ate kulwa
Katikilo Mayiga akozze kinene nyo okumalawo obuganda. ABAGANDA ffenyini tetukozze kimala olwanyisa enkola ya Mayiga. Abaganda twogela bwogezzi tetulina bikolwa ebyaffe byona bìwedewo tusisilise omuntu omu alemma atya abangi, ABAGANDA muve mutulo ne obuganda bugwawo.
😂 Nansaangwa OKULWAANA n'Ekimererezi‼️
.... akagwiira ka munyarwanda Tutsi refugee kam7, ne ka Mufere ka Mayiga, babaleeseeko Ejjoogo eritagambika, ba BASAANYEEWO‼️😢
Mayiga walumba zaya
Otyo
Mukole EMPEWO BANANGE! ABAMU MWE BATAKA ABATUFU NAYE TEMUYINA BUWANGIRO! MUTEREZE EMPEWO NZE MBASIBIRA ENTANDA!!!!
NAYE. ABATAKA TEBAKIMANYI. NTYO KUVA. MWAKA. GWA. 1200..OBWA KABAKA BWA. KINTU OMUKKO OKUVA MU ABYSSINIA. NGA WASIZA. BWA NANGANDA ELIKULI. EMENGO KINGDOM. OKUVA. LWE BWA TABARO. BWA. KAYIMA KATO EMAWOKOTA. KU MUTARA ENTEBE. MUNTARO ZE BILUNBILUNBI. TEZIGWANGA. KASORYA KO BULONGO BWA SEWASWA. BAKURU MPAJJI OMUTANDA WAMARA. ABATAKA BAWUNZIBWA. MU KITUNDU KYO. KIWEKURA .OBUBBA ( SKULL). OBWA KABAKA BWA MENGO KINGDOM. BWA BAJWA BA NANGANDA ELIKULI. TEBULINA KASORYA KA BAKURU MPAJJI. SABAYINDA KAHUMA SABAGABE. OKUVA. MU. NYINABAGABE. BA NKOBAZAMBOGO BA. MASENGERE. OKUVA. LWE .BAGWA. MUNTARO ZE BUNYORO. KITUTE. BANGA. NGA BATAKA. BAWUNZIBWA. OKUVE. MABEGA. ENNYOOOO. KUBANGA. BALEMWA. OKUWENDA. AKASORYA KO. BULONGO BWA. KAYIMA KATO EMAWOKOTA MWANYINA WA BABIRYE NAKAYIMA EBUNYORO.
Omwanawa.naduli.eyaloamanyi.obuganda.
Mwebale kuwerezza ggwanga. Omukama abawe omukisa. Wangaala ayi sabassajja.
Ba Jaaja abaliwo Kati bona nsowole mayiga batandise okutusimbamu tebalina kyebagenda kola kikyuse obuganda Ffe Tulina kusituuka tulwanilire obuganda
Obusajja baabulagula nti Omuganda akomawo mwenyweze. Kati baliwoza nti kabatte buli musajja omuganda abaganda bagwewo.
Byampuna
ABAAZULU TETUGOBERELA BINTU SIFFE TUSOSE OKUVAYO MULWATU NETWASANGUZA EKIGENDA MASO MUBUGANDA NGAMWETUDEKO OLABA NEKATIMEOGERA MWEKOMOMA MWAKAVAYO NOMWEZI TEGUNAWELA NAYENGA ENSONGA MUZIMANYI OKUVA MUNTANDIKWA.
Ono jajja olumu abuza buza kyagamba awagira abataaka okugenda ewa general M7 buli lukya eyerayirira okumalawo obwakabaka n'obuganda. Ensonga yange endala mukulu Wamala nze mbuza bo ba jajja ffe abataaka tebasobola kwekunyanya nebagenda e Nkoni nebasisinkana Ssabasajja kabaka tebalina kyebekwasa Ssabasajja kati ali wano kubutaka.
MUWOZA NSONGA TUZIKWATA KISAJAKIKULU KYOKA NGA BUGANDA ESANAWO NAYEMWE MWE MUKOZE KYAMANYI OKUTULA KUNSONGA ZA BUGANDA EKINUMA ABALANGIRA NABAMBEJA NAMWE ABATAKA MUSOBOLA OKUSITUKILAMU GAMULENGEJA NAVA MENGO BWEMUTABAMWE KATILWO FFE MWEMIMWA 🤐🤐MUJITUNZE.
Abange nee abali e Kampala, mutuufu nti ddala ddala kabaka takilizibwa kulsba Kintu yenna ⁉️⁉️⁉️
😂😂😂😂😂mbu atutwala kanana kale singa mwena abataba muvayo nemutubulira ffe netusituuka kuba bulijjo tulowooza nti muline Mayiga engeri jemwagenda ewa museveni nemufuna sente kale mazima mulimbanyo mugenda mutya nemufukamirira museveni olwo busente bataka baffe kati gwe bamaze kugoba nolyoka ojayo bino yogera nabalala abasigadeyo baveyo bajje bogere tubimanye nabyo
Are the batakas imoto they shdn't Die? Kalibala of nsenene was very very drunk he followed sick an til he passed on so now whom to blame?
Kiki ky'otegeeza? Kyogamba nti bo tebateekwa kufa? Ng'ojjeeko okuttibwa nga Bbosa abalala tebalwala bulwazi? Bebafa bokka mu Uganda. Muddemu amagezi n'enkwe zammwe. Fitina y'ebatta. Mwagala kusuula Buganda. Muwadde nnyo.
Ekyibata kintu kimu kyoka, kuyisamu Ssabataka Bene Ssabasaja Kabaka nobukulembeze bwe maaso. Mulaba Kabaka ne Katikiro mukamwa. Empisa zabagwa kkono!!!! Temunaba lwakuba mukyaffa. Byebyange. Ssabasaja Kabaka awangale ne Nabagereka agelekere Obuganda.