Omuyimbi Mowzey Radio aziikibwa lwamukaaga, naye obuyiiya bwe bunajjukirwa bannauganda

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 8 жов 2024
  • Omuyimbi Mozey Radio nga amanya amatuufu ye Moses Ssekibogo, wakuzikibwa ku lw’omukaaga luno e Kagga ,Nakawuka mu distulikiti ye Wakiso .
    Radio afudde nkya yaleero ku ddwaliro lya Case mu Kampala gyamaze kumpi wiiki bbiri .
    Radio yafuna okulumuzibwa ssabiti bbiri eziyise oluvaanyuma lwebigambibwa nti aliko beyosawagana nabo mu bbaala emu .
    Amawulire g’okufa kwe gasombodde abantu okweyiwa ku ddwaliro lya Case okukkasa ebyo byebabadde bawulidde .
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

КОМЕНТАРІ • 14