OMULANGIRA NAKIBINGE: KABAKA NAMUNYIIGIRA ERA MULINAKO OBUSUNGU
Вставка
- Опубліковано 9 лют 2025
- Olwaleero mu mboozi n'omulangira Nakibinge annyonnyola lwaki alina obusungu ku Kabaka Mutebi. Ono amulumiriza okuwaayo obuyinza bwa Buganda eri abantu ye b'ayita abakyamu.
Mulangila tweyanziza nyoo byona ❤
Tweyanziza nyoo Mulangila bweza nyoo jaajja Bweza 👏👏👏
Wowe Mulangira lero mpanise mukama wange toli kunsi, sijja kwogera kyama kya jjajja nge kyeyangamba kyoyogedde🙆🙆🙆🙆 BANTU BASATU SSEKABAKA NAKIBINGE, MWANGA OWOKUSATU KANSIRIKE MPANISE🙌🙌🙌🙌🙌
Nange kingambe
Thank you for bringing that Man mulangira I like him ❤❤
Solomon Kaweesa ffe we're only waiting for" CONTENT." Bring such like Omulangira Nakibinge Kimbugwe, and this channel will flourish. Omulangira Nakibinge, please continue Buganda/Uganda abamanyi nabatamanyi tulimabegawo. Katonda ne ba Jaaja ffe bakuume.
I agree with this man
I have been waiting for omulangira 🙏🙏🤝🏻🤝🏻
Mulangira Nakibinge mulwanyamuli ❤ffetuli mu kalasi tuteredde buubya okuutu nakukumudde dda okuttu okumanya nokuttegera
My family members used to hate me when I told them to remove kabaka’s pic in our sitting room 😮I used to tell them that mutebi is not a king 🤴 coz of the way he left us to suffer as bagandas, ngabatugoba kutaka,killing and abduction of Baganda ngasirise 😢 now in recent video he came out and supported mayiga 😅😅the guy who has sold everything of buganda😅😅 At the end U will all know that M7 and Mutebi bebamu
Kitufu nnyo mwana wa maam kabaka yatulekerela nnyo , yasilika nnyo atuwaddeyo btugwewo
Mukwano, kabaka tumusobyiiwe kubanga bamuwamba 😢🙏🙏
Which Cultural Leader is truly speaking and opposing NRM??
Let's not act like you dnt live in Uganda and dnt know what's going on.
Nakibinge my brother and name sake asukawo bse obukyayi bungi.
So are you claiming to be the King???
Gwanga mujje Gwanga mujje
Omulangira mutuyambe Mayiga Atuvire akolagana ne M7 ate nga mulabbe waffe😢Museveni yamba mbu agenda kutusanyawo😢😢
Ebigambo bya mulangira binyumilaa ❤
Producer of this program wetereeze in your style of presentation and questioning
Wewaawo mulangira bweza nyo bweza dala atenderezebwe nga agulumizibwe nga awebwe ekitibwa, amawanga gona gamusinze nga munimi zago nebuwangiro bwago nga weyatekateka kibeere nga wewaawo era nga dala wewaawo
I think we are now on a generation of thought , reasoning and self study..
... And we are Africans/Alkebulans. Blackfolks... Humanity begins with us.
thanks very much I know what you talk about museveni is the king now but buganda don’t know
Understanding is not for all,.. Look at Christians who eat their god(jesus) and drink his blood, but then cry for him to help them...
That's how they understand.. .
For me I understand what this man is saying.
So please everyone here.. Keep respect 🙏🙏
And may you too respect our GOD, our Lord JESUS, when writing His name
Mwabale kutuzaamu suubi ❤
Hi solomon kindly tell mulangila to send obubaka bwa Mumbejja e sisa as he has promised. We r still waiting
Omulangira Nakibibge,amazima gasigala mazima naye buganda yonna ejudde nsowoole.
Abrams ffumbe, bawoonye esowole mu kika kyabwe.
Mulangira webale tuwereza mukwano mukama akuume
Solomon kaweesa kajjambo ❤❤
Omulangira Nakibinge k kimbugwe Tusime nyo
Wewawo
Team wily asp baibel and politics muliwa👏👏👉🔥
Wetuli. Omulangira pastor kakwerege yamutongoza dda era yagya okusumba mu nyumba yamukama ggaggadde eyemyaliiro essattu eyitibwa kiwumulo ngeliko obubunero obusattu emunyenye omwezi ne nsuwa
Mr solomon you should concentrate on positive comments netugenda mu maaso with spiritual matters obalaata nnyo
Mulangira alina bingi byalina okugamba
Waliwo wano adept gwetubera naye wano amumanyi bulungi amusisinkana eyo munsi eyo mwoyo
Mulangira alina bingi byalina okutuamba
Solomon empewo zigenda kulonda bro so weteketeke
Twebazza nnyo omulangila Oyo kubyayigirizza ela mukomyewo tweyongere okuyiga.
I got hope Empewo za Buganda wewawo.
Mulangila taata tukusaba osumulule ba'jaajja mu7 agende mulangila tusaba osonyiwe kabaka kubanga agenda kufila mumawanga taata tufukamide 👏👏👏👏🤝🤝🤝🤝🧎♂️🧎♂️🧎♂️🧎♂️🧎♂️🧎♂️🧎♂️
I have been waiting for him to see what is next he is going to tall the public
Abange mazima ddala obukulembeze buva eri mukama katonda owekiitibwa ALLAH tagatwako kintu kirara kyona
Kabaka emikolo tejaakolebwa, era talina bukuumi bwa bajjaja be yadde.
Kabaka ali ku Diini era Tatuukilidde kituufu. AMAZIMA GEEGO MUNAATUSONYIWA FFE ABAGANDA ABAMANYI ENSONGA
Yess kitufunyo Enonno nyingi zebasula Naye nga Ekigendereerwa kwari kumumaramu manyi.... that's why they even Took away the Bamboowa , but Bambi ye Teyakyimanya Nti bamumaramu Manyi
Omulangira, mukama wange yakundaga wegateko mugendo luno nga sinaba nakumanya nti joori, naye olunaku lwe nakulaba ku mukutu guri natya era nenkakasa amanyi gaba jajjaffe. Era enaku biri eziyise mukama wange yesitudde nagenda nawaaba ensongaze eri omukuru era omukuru yamuzeemu nti okusinziira kunsonga zino nga naffe tuziraba katukore kyetulina okukora. Nze nga Lwantale nsaba abantu bakuume nnyo obutonde nadara emigga kubanga emisange, abalongo na baana baabwe banyiivu nnyo kungeri obutonde jebutabangudwaamu.
Ono yaze Kuba bulango bwaba pastor! byayogela bilinga ebyo muvubuka gwebali basibwe🤔🤔🤔
Mwami Kaweesa ononsonyiwa naye owakanya nyo Mulangila nebinyiiza ela NGA nemweeno pulogulaamu bwookoze
By the way I believe in omulangira era I've hope in him, I pray that Bobi Wine meets him one day to get some guidance so that tuwone omunalwanda,omumpembe etc njogera ku Mu7.
Mulangira Nakibinge I my self i'm Pastor but Our GOD told me that Mutebi wiil die before 2030
Tweyanziza nnyo mukulu Kaweesa okuletera 👑Nakibinge nate
Ekikulu ebintu byayogerako aba iq 0.25 tebasobola kubitegeera
That’s why basalawo okumyita omu nyarwanda
Oba obigambo bye biba kuba awaluma
Webalitegelera byoyogera nga batuuse mumaaso ga Nanyini nsi eno Omutiibwa Kabaka Bulamu. Bananyini nsi bakwongere Obuwangaazi.
Omutesitesi after break nga siraba ekidako part 2 after the break 😢😢😢
BanaUganda tulina ekizibu nti tetwekanya nsonga. Kyekyo lwaki batono abategela Mulangila.Omuntu owamazima ebisera ebisinga tebamukililizamu. Webale kutuweleza mulangila
Ate bangi tebafumintiriza nakwongera kwekaanya byogerwa
Omulangira sebbo, oluyimba olutufu luli nti,Temuli nkulu temuli nto, mungo buli evayo etambula massa engo, temuli nkulu temuli nto,engo buli evayo etambula masajja engo........
Solomon, pay attention to spiritual things.❤
Sebo tukusaba k endeza obusungu, oli family yo ,kati yamba ensi yona bambi. Sebo tukusaba sonyiwa ne katonda yasonyiwa abantu be
Wewawo
Kitufu mulangila Nakibinge, museveni yakyogela omulundi ogutaligumu.
Ne mzei ssebutinde akyogedde ku the alternative emirundi mingi
Solomon mulangira mugambe Kabaka Mutebi ekizibukye kyava mukwegaana jajja we Ndaula Kabaka wabakabaka bemisambwa
Banaye byona byogerwe oba bikolebwe naye bambi tebiwetera mu kyagulanyi kubanga bulikimu bakiteka kuyye bambi
Nsaba mukama katonda akukuume mulangila Nakibunge yonna joli .
Ssebo mulangira obusungu bwona obungi bwolina kumugandawo kabaka kumyaka gyolina musonyiwe tomuvola bwotyo ekiffo kyalimu teyetekako yeka te yagya na mundu ate muganda wo ssebo sonyiwa
Ssebo Mulangira Nakibinge awakanya gwe abatalaba tawulila bigenda maso
Nange kabaka mulinako obusungu
Solomon comments zange zilage mulangila tumwegayilide Bambi
oyo omulangira muweera ddala ekitiibwa ekyama,nyi wano mu buganda ne uganda yonna
Nange tunse
Tweyanzizanyo tweyanzeege , mweebale nnyo okutuwereza
Abalangira naba mbejja beegana Ndaula lwebalidayo nebetondera jajjabwe bulikimu kigenda kutelera
Tekyisobola kuteleza Buganda wamune Uganda yonna ngamukyali mubina byobufuzi eranga mukyabuwagira ekyitubuziza eddembe byebibina byobufuzi tulina kudda munkolaya federal okusobola oluteleza nokufuna emirembe awatali federal mulye mmere yamwe mwebake mujakwogera pakanga tewali kyikyuse😢
Wabula mwe kujja bazukulu ba Kintu
Webale kutuletera mulangira.
Mwebale kutusomesa
😂😂😂 mbu majaani meeleere
Naye banange omukyala oyo eyabelanga mumwenzi manzima mulangilla kyogeleko
Tewali kivumo kisinga kukuyita munyarwanda.🙆🙆🙆🙆
Ono naye 1% correct how u can say mbu ba pastors mbu Asiimwe and majeri mbu basambira ate gwe alina emisabwa😮Nooo Ofuse mufera boss.
Ekikulu okumala gabukila bintu nga tofumitiliza mbu naawe you are commenting
Any way 👑 Nakibinge abalina obwongo obuli sharp era abafumitiluza oba bayite critical thinkers and analysts fe tutegeera byayogerako
Mwattu no pastor Asiimwe akwatagana bulungi nnyo ne 👑Nakibinge era buli omu akiliruza mumune
Era bombi bogera mazima
😂😂😂😂😂😂abaana aba mukama u lack history Kaweesa
Mwebale kuwelezza
Kaweesa omanyi ensalo za Buganda long tyme ago?
Eriso lyomukulu awadugala wewaraba
Kati tusaba obukyayi mubuteke ebari gurimusayigwamwe.
Kabaka ssi.kabaka.kuba.ssi.muganda.oba.olwemikolo.jabatatukiiriza??
Muzei Nakibinge byoyogerako mbimanyi era bituufu... Webale nyo
Ssebo Mulangira Nakibingo nbadde baba Senga musobola okukola okusomosesa savanna bakakati obuganda bwebaali butambula. Kubanga byemuwogola tebaabitegela kyebava tebaabutegera
Omulangira Nakibinge byayogeera bituufu
Kakati sebo omulangila otusalira magezi ki mutulese tigwewo nga obuganda busanawo mubeko kyemukola naye tugenda kusanawo taata oliindaki okugulawo?
Wewawo webale nyo Jaja fwe nakibinge nkwagade nyo ebigambo byo tusamba ba jjaja akutwogerere okumanya no kutegera 🙏🙏🙏
Mwami mulangila alina essomelo ?
Kawessa endevu yakabi
Gwe oli munyampi
Nasuuna nga olina obusungu bungi kiki???
Ekikulu 👑Nakibinge kyaali kati kyeekyo he is a level 10,000 higher era tewali asobola kukyuusa ekyo kyaali
Kale nebomuvuma
Muwalane kola kyona kyoyagala naye bambi yalabila awo nti ali special
Mutebi gwotinkiza naye omuganda siyayononye ensi yaffe
Ddamu ku magezi ofumitilize
Abasajja abasulawo obuvunyizibwa bwamwe mwe mwasooka okusobya obuganda! Nebwemunayogela mutya nga temufa ku baana ne family zamwe mumala biseera. Ba jajja banyivu. Start with your family unit then start talking about the bigger picture buganda. Otherwise your wasting your time. It all starts with you period
But solomon nawe lwaki ojja omulangira kumulamwa. Silikako for 10mins atleast tunyonyoke ensonga
Kitufu nyo muwe obude tuwulirize
Kiriko ekigendererwa.
Wewawo ssebo ffe abe'kkobe abalagila wetutari tutambuza esonga newakubadde nene naye turi'bamaririvu
Ebigambo ebyo bingambile mulangira
Solomon webale nyo okutuleetera omulangira. Nsaba omutubuuluze oba kabaka Tauta gweyayogetako abalala gwebayita Thoth gwetusoma mu Emerald tablets.
Mulangila Obusungu obusungu soka obuze kumabari onunuule ensi yaffe Uganda no buganda .
Wolokoso program bibowa
Ekizibu ekyasenkenya abaganda nebana Ug tetuteesa obutakaanya bwakutusubya biinji abataliteesakonti tokole kino ffena nga tusakimu 🤔🤔 babulile kuvuma nakubogola
Kitufu ebanga eyengede😅😅
Tessa
Ono Solomon naye akoya bukoya
Mazima OMUTONZI atudiremu
Nga ebyo byonna biri bwebityo era nga bigenda mu maaso nga Katonda eyatonda ensi ne ggulu ne byonna ebirimu nga ye agamba ki? Ebigambo kye ssi kyekisinga byonna obukulu? Ekyo nga tokimanyi ebirala bibeera bipima buzito ki?
Mwebale kutuweereza, naye nze nsaba Ssebo omulangira otubuulire lwaki ffe gwetuyita Ssabasajja Kabaka waffe asulika ekifundikwa kya ba Jjajjaabe?
Nnakibinge, lwaaki wesibye nnyo kukyobuNyarwanda? Ekyo ssi kikulu. By'oyogera byebikulu.
Omulagira Nakibinge ayakuyita munyarwanda tobanyigira .Omulagira Nakibinge munange Bwoba errands ogende Congo then you go to bunyoro bwatuka bugangazi obusibire awo obuzinge zinge zinge bwomala ogende mubuganda olwo emikola ogitandike okubuzingira emanju .kubanga tewabuzinga.Ekilala simanyi one Wasiba obusaniko ???The obusanikire. Katusubire onawonya Kabaka.????
Kati Ssebo Tusaba okakane tufune oku kkanya tutase KABAKA, solution kati tuyite mubwangu
Yakowoola dda ebekinyomo na be kkobe naye namugamba addize ba jjaja ettaka lye lusiiti
WOW - OMULANGIRA NAKIBINGE MUTUUFU - LWAKI KABAKA RONALD MUTEBI NEMENGO BAKIRIZZA EBYOYA BYANSWA BWEBAZAWO OBWAKABAKA OBUTALINA BUYINZA M'UGANDA - M7 YABALOGA OBA BALI BEBASE?
Museveni yabaleeta nga ba cultural leaders
@@nakinaziwa8159 - Cultural Leaders Without Power - Namwe oba Nabo Nebakiriza - really? M7 yabasiba akatambaala kumaaso bambi?
Toyinza kwenkana kabaka
Dayo erwanda totujja kumulamwa munaku gwe
Nasuuna
Lekerawo okwewebuula
Nokwolesa obutategeera
Okubeera omu nyarwanda
Sinsonga ekikulu 👑Nakibinge omu nyarwanda
Ayagala nnyo Buganda era alumirirwa abaganda mutebi batafudeeko nasanyaayo ensi yaabwe
Kale gwe oli muganda wawa atasobola kusengeja na kufumitiriza
Nange from today I’m team 👑Nakibinge era ndi munyarwanda ayagaliza Buganda na baganda emirembe ne ssanyu
Kankusabile ove mubuwunike mutebi bweyabatekamu ofune kumagezi amatono tono
Good luck with your disrespectful attitude
MUGANDAWANGE ONO MWAGALA NNYO ELA NJAGALA KUMULABAKO BWEKIBA KISOBOKA.
Soka oteke obusungu wabali tununule egwanga
Mukwano bwolaba ebintu bwebiri mu Buganda ejoogo no kusanyaawo ebintu byafe ebyenono ne nsozi under mutebi’s watch nange ndi munyiivu nga Omuganda alumirwa ensi yange
Mulangila kati tukoreki okusumulukuka? Oba okusumulula ensi yaffe? 🤝🤝🧎♂️🧎♂️kubanga ekyamazima tuli bubi nyoo ba jaajja batutase 🤝🤝🤝🧎🧎🧎🧎🧎
Nali mulutabalo , omusawo yayogela ku buyinza ate yali ava mu bugwanjubwa