Spark TV Uganda
Spark TV Uganda
  • 2 607
  • 258 798
Bannakyewa basabye gav’t okubaga etteeka erikugira abantu okumala gakozesa Acid
Bannakyewa basabye gav’t okubaga etteeka erikugira abantu okumala gakozesa Acid okumukozesa nga eky’okulwanyisa eri abalala.
Bano bagamba abantu bangi obulamu bwabwe bwonooneddwa olw’okuyiirwa Acid n’okwokebwa mu ngeri endala nga n’abamu batuuka n’okufiirwa obulamu bwabwe kyokka nga tewali tteeka abakola kino mwebavunaanibwa.
N’abasajja bakubiriziddwa okwewala okusirikira okunyigirizibwa kwebayitamu mu maka gaabwe okwewala ebiyinza okuddirira.
Bino bituukiddwako mu kutongoza ennaku 16 ez’okulwanyisa obutabanguko mu maka.
Переглядів: 11

Відео

Abaddukanya eddwaliro ekkulu e Kiryandongo bakolera ku bunkenke
Переглядів 99 годин тому
Abaddukanya eddwaliro ekkulu e Kiryandongo bakolera ku bunkenke olw’obutaba na generator gyebasobola ekweyambisa singa amanyalaze gavaako. Bano bagamba kino kiteeka obulamu bw’abantu bangi mu matigga - Generatoro gyebaalina yayonooneka emyaka ebiri emabega. Kyoka era eddwaliro lino libanjibwa amasanyalaze ga bukadde 90.
Abasomesa e Mbarara batandise okwesamba omulimu gwabwe
Переглядів 79 годин тому
Eby’enjigiriza byandisanga obuzibu mu kibuga ky’e Mbarara oluvanyuma lw’abasomesa okutandika okwesamba omulimu gw’okusomesa. Kizuuliddwa nga omuwendo gw’abantu abadduka mu busomesa mu kitundu kino gweraliikiriza nga n’abamu ku baali abasomesa bazze mu nnimiro. Okusinga abasomesa ba Pulayimale bebasinda okudduka mu mulimu guno.
Gav't etandise ku nteekateeka okuyambako abazadde abalina abaana abaliko obulemu
Переглядів 39 годин тому
Minisitule y’ekikula ky’abantu etegeezezza nga bwetandise ku nteekateeka, okuyambako abazadde abalina abaana abaliko obulemu. Okusinziira ku minisita Hellen Asamo, bakizudde ng’abazadde b’abaana abaliko obulemu bwebayita mu kusoomozebwa okutagambika, olw’obutakola nga basiiba waka kulabirira baana. Abazadde b’abaana bano kino bakisanyukidde.
Omukulembeze w’e ggwanga alagidde, Namwandu w’omugenzi Gen. Aronda aliyirirwe
Переглядів 259 годин тому
Omukulembeze w’e ggwanga Yoweri Kaguta Museveni alagidde ssabaminisita Robina Nabbanja okuliyirira Namwandu w’omugenzi Gen. Aronda Nyakayirima obuwumbi 11 akomye okugobaganya abantu mu gombolola y’e Gayaza e Kyankwanzi. Kino kiddiridde Namwandu Patricia Alinda Nyakairima okugaana abatuuze okuziika ku ttaka lino, ekiwaliririzza omukulembeze w’eggwanga okuyingira mu nsonga zino. Ettaka okuli enka...
Poliisi etandise okunoonyereza ku bakuumi ba kampuni ya G4S
Переглядів 129 годин тому
Poliisi ya old Kampala etandise okunoonyereza ku bakuumi ba kampuni ya G4S ababye ssente akawumbi kalimba zebaabadde batambuza mu kimotoka ekizitambuza ekimanyiddwa nga Bullion Van. Omu kubano Charles Otim yakwatiddwa mu disitulikiti ya Kwania n’obukadde 117. Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano anyonnyola bano engeri gyebabbamu ssente zino batuuke n’okusuula emmotoka emmotoka eno...
Poliisi erabudde abazadde obuteesulirayo gwa nnagamba eri abaana
Переглядів 69 годин тому
Poliisi erabudde abazadde obuteesulirayo gwa nnagamba eri abaana baabwe naddala mukiseera kino eky’oluwummula oluwanvu olwatandise. Agamba abantu bangi abasiiwufu b’empisa nga n’olwekyo abazadde balina okuba abegendereza eri abaana baabwe. Ono akkaatiriza nga bwebuli obuvunaanyizibwa bwa buli muntu okulaba nga abaana tebatuusibwako bulabe.
Abatuuze e Kamuli benyamivu olw'ebinnya mu makubo ekitadde obulamu bwabwe mu matigga
Переглядів 59 годин тому
Abatuuze ba Northern ne Southern division e Kamuli balaze obwennyamivu olw’abakulebeze baabwe okulemwa okubikka ebinnya mu makubo ekitadde obulamu bwabwe mu matigga. Bagamba nti olw’ebinnya bino ebyasamye, obubenje bweyongedde nga ne buzinensi zaabwe zifudde olw’abantu okutya okukyama ku maduuka gaabwe olw’okutya okubigwamu.
Abasoba mu 600 ku byalo bitano basattira lwa NFA okubagobaganya ku ttaka
Переглядів 89 годин тому
Abatuuze abasoba mu 600 ku byalo bitano basattira lwa NFA e Gomba okuleeta bebayisse abajjasi okubagobaganya ku ttaka. Bano bakubye olukiiko olw’amangu okusala amagezi ku ngeri gyebagenda okutaasibwamu.
Bannakibiina ki FDC ab’ekiwayi ky’e Katonga abawerera dala 8 basimbiddwa mu kkooti
Переглядів 49 годин тому
Bannakibiina ki FDC ab’ekiwayi ky’e Katonga abawerera dala 8 basimbiddwa mu kkooti ya Buganda Road nebaggulwako omusango gw’okweyisa ng’ekitagasa. Kidiride bano okukwatibwa bwebabade bekalakaasa okugenda ku kitebe kya Kenya mu Uganda nga bawakanya olw’abantu baabwe okukwatibwa entakera mu ggwanga lyabwe Kenya. Kubakwatiddwa kuliko Ibrahim Ssemujju Nganda, Ingrid Turinawe n’abalala. Wabula bano ...
E Butalejja, amataba gasazeko disitulikiti yonna
Переглядів 109 годин тому
Abantu e Butalejja basobeddwa eky’okuzaako oluvanyuma lw’amataba okusalako disitulikiti yonna. Mukiseera kino abatuuze abamu badduka dda mu enyumba zaabwe olw’okujjula amazzi nga abamu basula ku masomero agabali okumpi. Bbo abakulembeze basobeddwa eky’okuzaako nga n’amasomero agamu gatandise okuggalwa - batandi n’okweraliikirira okulumbibwa endwadde nga n’abamu batandise n’okulwala.
Yali video shoot-Tamale Jr ku katambi ko kukyala kwe
Переглядів 2610 годин тому
Yali video shoot-Tamale Jr ku katambi ko kukyala kwe
Alien Skin aguddwako emisango emirala-asuubirwa okudda mu kkooti nga 28 omwezi guno
Переглядів 1110 годин тому
Alien Skin aguddwako emisango emirala-asuubirwa okudda mu kkooti nga 28 omwezi guno
Abawagizi ba Alien Skin bazeemu esuubi- asuubira okweyimirirwa nga akomezeddwawo
Переглядів 1010 годин тому
Abawagizi ba Alien Skin bazeemu esuubi- asuubira okweyimirirwa nga akomezeddwawo
Evlyne Namulondo akuziza amazaalibwa
Переглядів 210 годин тому
Evlyne Namulondo akuziza amazaalibwa
Bongo Star search zize mu Uganda-omuwanguzi afuna mutwalo gwa Dollar
Переглядів 1910 годин тому
Bongo Star search zize mu Uganda-omuwanguzi afuna mutwalo gwa Dollar
Fik Gaza sasula sente zange-designer amwambaza amubanja
Переглядів 910 годин тому
Fik Gaza sasula sente zange-designer amwambaza amubanja
Maama wa Felister abanja essomero (akakadde kamu n'emitwalo nkaga)
Переглядів 4410 годин тому
Maama wa Felister abanja essomero (akakadde kamu n'emitwalo nkaga)
Jummah Kareem | Omukisa mu bulamu bwo: Barakah kye ki?
Переглядів 4719 годин тому
Jummah Kareem | Omukisa mu bulamu bwo: Barakah kye ki?
Akulira poliisi e Mateete akubiriza abazadde okukuuma abaana baabwe mu luwummula
Переглядів 1497 годин тому
Akulira poliisi e Mateete akubiriza abazadde okukuuma abaana baabwe mu luwummula
Minisita omubeezi ow’ekikula ky’abantu Peace Mutuuzo, yeekokodde obuwangwa obumu
Переглядів 367 годин тому
Minisita omubeezi ow’ekikula ky’abantu Peace Mutuuzo, yeekokodde obuwangwa obumu
Enkola y'ekizaala ggumba mu basajja
Переглядів 647 годин тому
Enkola y'ekizaala ggumba mu basajja
Abatuuze e Kyebando beevuma kampuni eyawebwa okukola olugudo lwabwe
Переглядів 317 годин тому
Abatuuze e Kyebando beevuma kampuni eyawebwa okukola olugudo lwabwe
Robert Kyagulanyi Ssentamu akyalidde Dr. Kizza Besigye mu kkomera e Luzira
Переглядів 1157 годин тому
Robert Kyagulanyi Ssentamu akyalidde Dr. Kizza Besigye mu kkomera e Luzira
Babiri bakubiddwa amasasi e Kiwatule
Переглядів 517 годин тому
Babiri bakubiddwa amasasi e Kiwatule
Abatuuze b'e Jeza - Muduuma bavudde mu mbeera olw'ekubbo
Переглядів 197 годин тому
Abatuuze b'e Jeza - Muduuma bavudde mu mbeera olw'ekubbo
Aba NUP abakkiriza emisango bayimbuddwa
Переглядів 617 годин тому
Aba NUP abakkiriza emisango bayimbuddwa
BannaMpigi baduukiridde amasomero gaabwe
Переглядів 167 годин тому
BannaMpigi baduukiridde amasomero gaabwe
Ab'e Bukwiri - Kyankwanzi bajjanjabiddwa amaaso
Переглядів 127 годин тому
Ab'e Bukwiri - Kyankwanzi bajjanjabiddwa amaaso
Grenade y'ani nga simumanyi? Nnamwandu wa Ak 47 akawang'amude
Переглядів 847 годин тому
Grenade y'ani nga simumanyi? Nnamwandu wa Ak 47 akawang'amude