Teez TV UG
Teez TV UG
  • 179
  • 371 156
Entiisa! Omusajja atemye temye muganzi we gw’asanze mu nnimiro naye neyesala obulago
E Namiryango mu division ye Goma Mukono munisipality omusajja asanjaze muganzi we naye neyesala obulago.
Ono ategeerekeseko erya Henry ng’abadde mukozi wa lejja-lejja ku ssomero lya Namiryango girls School nga ne gwatemye ye muganzi we Molly Namwanje gwasanze mu lusuku lw’essomero ng’asalira bitooke.
Henry afudde nga atuusibwa ku ddwaliro lya Mukono General Hospital ate Namwanje addusiddwa e Mulago nga biwala ttaka.
Переглядів: 108

Відео

Abafumbo basangiddwa mu kisenge nga bafu Baasembye kulabwa ku ssomero ly'a
Переглядів 273День тому
Ku kyaalo Nabulega - Mbalala mu gombolola ye Nama e Mukono, abafumbo ababadde balina obutakkaanya basangiddwa mu kisenge nga bafu oluvanyuma lw'okukyalira abaana baabwe ku ssomero. Enfa yaabwe etankanibwa nga abadduukirize bagamba nti bano abasangiddwa mu kisenge baamaze kwekebeza kawuka ka siriimu era nga kyandiba nti baamaze kulya kyaggulo. Poliisi emirambi egitutte e Mulago oluvanyuma lw'oku...
Omulabirizi akunze abakkiriza okwetaba mu bikujjuko
Переглядів 24614 днів тому
Omulabirizi wa Mukono ow'okutaano, RT. Rev. Enos Kitto Kagodo akunze abakkiriza bonna okwketaba mu bikujjuko ng'obulabirizi bukuza emyaka ana bukyanga butondebwawo okuva ku bwe Namirembe. Agamba nti entikko y'ebikujjuko ya ku ssande nga December 1 2024 wali ku lutikko ya Andereya ne Firipo e Mukono.
Mutaase abantu ku nguzi efumbekedde mu ba kkalaani ba kkooti D RDC
Переглядів 8221 день тому
Omumyuka wa RDc e Mukono Hassan Kasibante alaajanidde abakulira ekitongole ekiramuzi okuvaayo balwanyise enguzi efumbekedde mu ba kkalaani ba kkooti. Agamba nti embeera mu balamuzi yalongooka nga kati amaanyi gasaanye gazzibwe ku ba kkalaani abefudde abanyunyunsi Abadde ku mukolo kkooti enkulu e Mukono kweragidde abantu biki byekola n'empeereza zaayo ssaako okumanya ebiruma abantu bebaweereza
Omusumba w'ekkanisa y'abalokole atunudde ebikalu bwalemereddwa okulaga omulamuzi ettaka lye
Переглядів 287Місяць тому
Omusumba atunudde empewere mu maaso g’omulamuzi bwalemereddwa okulaga ettaka lyakaayanira weriri. Rev. Chris Kaliisa ng’awangaalira mu bitundu bye Lugazi mu Buikwe era nga ye yali akulira Harvest churches mu Uganda mu mwaka gwa 2000 yadda e mbuga nawaabira abantu abawera munaana nga abalanga okusaalimbira ku ttaka lye erisangibwa e Ssi Bukunja mu district y’e Buikwe. Mu kuwaaba kwe Kaliisa yate...
Abavubi ba Mukene bamaliridde TUJJA KUVUBA
Переглядів 337Місяць тому
Abavubi ba Mukene bakukkulumidde gavumenti okuba nga yebalemesa okukola okukola. Kyokka bano bamaliridde okugenda mu maaso n'omulimu gwabwe. Bagamba nti newankubadde byonna bikoleddwa okwavuwaza abalunnyanja bbo baakugenda mu maaso n'ogw'okuvuba mukene kubanga gwe basobola
Ebimu ku by'ogeddwa ku mugenzi Ssalongo John Ssekandi
Переглядів 206Місяць тому
Ebimu ku by'ogeddwa ku mugenzi Ssalongo John Ssekandi
Mao yesamudde ebimujwetekebwako
Переглядів 220Місяць тому
Mao yesamudde ebimujwetekebwako
Ssalongo John Ssekandi afudde oluvanyuma lw'okugwa mu kinaabiro
Переглядів 529Місяць тому
Eyali omusomi w'ebirango nakinku ku ladiyo za Uganda enkya yaleero afudde oluvanyuma lw'okugwa mu kinaabiro. Ssalongo John SsekandiLukoda abadde omutuuze w'eNabuti mu district ye Mukono y'afiridde ku gy'obukulu 94. Wa kuziika ku kyalo Bunankanda ekisangibwa mu Kisoga - Ntenjeru town council.
Omutindo gw’abakola mu minisitule y’eby'obuvubi gwa kibogwe kyekitattanye e Nyanja.
Переглядів 194Місяць тому
Omutindo gw’abakola mu minisitule y’ebyobuvubi gwa kibogwe kyekitattanye e Nyanja. Migadde abuulidde pulezidenti.
Bp Bukenya ayogedde ku mugenzi Bp Ssekkadde ABADDE MUNYWANYI
Переглядів 119Місяць тому
Omulabirizi Dunstan Kopuliano Bukenya ayogedde ku mugenzi Bp. Samuel Balagadde Ssekkadde nga bwe baasisinkana n'engeri gyebatandikamu obuweerezza. Atubuulidde nti omugenzi ne family ye babadde ba mukwaano nnyo. Ssekkadde abadde talina kandyako Omulabirizi Bukenya ayogedde ku mugenzi Twaali bawuulu Mukama weyatuyitira naye nga twagalana, nga talina kyandyako ate nga ayagaliza.
Buganda esonze ku gwewagira mu kulonda kwa 2026
Переглядів 183Місяць тому
Buganda esonze olunwe ku muntu gw'egenda okuwagira mu kulonda kwa 2026 Omumyuka wa Ssekiboobo asooka, Owek. Moses Kiyimba Ssenyonjo afamba nti obuwagizi bakubuwa abantu aboolesezza okusosowaza ensonga za Buganda.
Speaker Tayebwa meets Machester's Onana, wants Man U to come to Uganda
Переглядів 738Місяць тому
Uganda’s Deputy Speaker Rt. Hon. Thomas Tayebwa extends invitation to Manchester united FC for friendlies with Ugandan teams as he meets Andre Onana at Sheraton Hotel, Kampala. Onana, is Manchester United's goal keeper and originates from the Republic of Cameroon a country in central Africa.
Tebandeke makes a new political statement
Переглядів 1602 місяці тому
A possible political conversion? Bbaale’s Charles Tebandeke makes a bold visual statement, potentially symbolizing a change in the political landscape, paints yellow. MORE IS COMING
Seroma High School S4 candidates' dedication service 2024
Переглядів 1902 місяці тому
The service was led by Rev. David Kaggwa PP Nakifuma Parish who encouraged learners and the parents to trust in God for situations hard to handle. The School Director, Margaret Sekidde warned parents against luring their children into acts of cheating as this will create a generation liable for sinking the nation.
Kabaka takyalina ttaka, bwaba alyagala aligule - Minisita Mayanja.
Переглядів 1,5 тис.2 місяці тому
Kabaka takyalina ttaka, bwaba alyagala aligule - Minisita Mayanja.
MR. JOB CREATOR
Переглядів 1512 місяці тому
MR. JOB CREATOR
Frank Gashumba avunnamye neyetondera Katikkiro olwa kalebule gwazz'amwogerako
Переглядів 3362 місяці тому
Frank Gashumba avunnamye neyetondera Katikkiro olwa kalebule gwazz'amwogerako
Sheebah, amenyedde ku stage, eby'emmumbwa abigaanye
Переглядів 1562 місяці тому
Sheebah, amenyedde ku stage, eby'emmumbwa abigaanye
The TEACHER Dance, Amazina g’omusomesa wo
Переглядів 3452 місяці тому
The TEACHER Dance, Amazina g’omusomesa wo
Abalunyanja balabuddwa ku kulumagana, enyanja ebava mu ngalo
Переглядів 4032 місяці тому
Abalunyanja balabuddwa ku kulumagana, enyanja ebava mu ngalo
Ettemu ku ba Boda boda
Переглядів 191 тис.3 місяці тому
Ettemu ku ba Boda boda
Nambooze awabudde olukiiko olukulembera Mukono ku kusembeza KCCA e Kati kkolo, Mukono
Переглядів 2513 місяці тому
Nambooze awabudde olukiiko olukulembera Mukono ku kusembeza KCCA e Kati kkolo, Mukono
Archbishop Kazimba launches his debut book
Переглядів 1083 місяці тому
Archbishop Kazimba launches his debut book
Trinity College Nabbingo bawadde ettoffaali erituusa Buganda ku ntikko
Переглядів 2194 місяці тому
Trinity College Nabbingo bawadde ettoffaali erituusa Buganda ku ntikko
Musaddaake nammwe mugaggawale Omugagga Muzzang'anda atabukidde abamulangira okusadaaka abantu.
Переглядів 2104 місяці тому
Musaddaake nammwe mugaggawale Omugagga Muzzang'anda atabukidde abamulangira okusadaaka abantu.
State minister Nyamutooro survives bullets, Police arrestes five guards
Переглядів 2205 місяців тому
State minister Nyamutooro survives bullets, Police arrestes five guards
Ab'omu Lubigi basigadde babundabunda Amayumba agasoba mu 500 ge gamenyeddwa
Переглядів 1725 місяців тому
Ab'omu Lubigi basigadde babundabunda Amayumba agasoba mu 500 ge gamenyeddwa
Basimudde entaana ku biragiro bya kkooti okuzuula amazima
Переглядів 4016 місяців тому
Basimudde entaana ku biragiro bya kkooti okuzuula amazima
Kyagulanyi akakasizza okubeera e Mukono enkya, abakunze okukuuma empisa.
Переглядів 616 місяців тому
Kyagulanyi akakasizza okubeera e Mukono enkya, abakunze okukuuma empisa.

КОМЕНТАРІ